Wandisaki – Rema Namakula (2022)
Lyrics Nessim Pan Production Amaaso gange tegatera kukemebwa Kuba ekirungi n’ekibi nkyawula Ate n’ekinaazaala, emirerembe Nakyo Mukama akimponya Nzijukira nakulabako bulabi bwenti Emmeeme n’entyemuka Simanyi kye wankola Oba kye wampa kyonna Ah naye nga kikola Mbuuza wandiisa ki? Wannywesa ki? Wantegesa butego ki gwe? Ah nze wandiisa ki? Wannywesa ki? Abalala byebataalaba eyo Mbuuza wandiisa […]


