Intro
Nesim Pan Production
Verse 1
Omanyi buli kimu kyabala mu nze
Lino takka jimu kwosiga
Nabala amatooke
Ndiko namayuuni
Ndi musili gwaffene n’embogga
Nze mama yansimba n’omuddo nakoola
Kati buli kimu kyabala
Yansensula amatabi nobukola
Ebijimusa nabyo byanoga
Yafukilira bulungi ng’ekyeya kisusse
Akasana kaleme okunjokya
Yankuza natuk’okumulisa
Nga buli kyesako kili mu milimba
Chorus
Nina bingi byotanalaba
Era bingi ebyekwesse mund’eyo
Nze ekka bantendeka najula akafeee che (Ahhh)
Nina bingi byotanalaba gwe
Bingi ebyekwesse mund’eyo
Nze ekka bantendeja najula akafee che
Nkilako okuli akajaaja
Kachai akowoomu akasinga
Akakujamu akawewo nkubikenga (Aahh)
Nze mama yanyonsa bulungi
Buli kitundu kunze kili mukifo kyakyo
Nalukibwa kalandani nsasa ku mugogwa
Luwombo lw’enkoko lwagalwa
Naye tonywelangako bwotolya
Otunulanga kunze honey stress et’elegende
Nawulira kko kuba kawooomera
Konze kwoli koma n’owoola
Ndikubika love ebikunta obisibe mu kaveera
Chorus
Nina bingi byotanalaba
Era bingi ebyekwesse mund’eyo
Nze ekka bantendeka najula akafeee che(Ahhh)
Nina bingi byotanalaba gwe
Bingi ebyekwesse mund’eyo
Nze ekka bantendeja najula akafee che
Nina bingi byotonalaba
Bingi ebyekwesse mund’eyo
Nze ekka bantendeka najula
Akafee che
ALSO SEE;
Lean on Me – Rema Namakula (2015)