Kibaluma – Juliana Kanyomozi (2007)

Lyrics

Nakula ngantya ebigamboNga sagala nyo olugamboNg’enyombo sizitongooza mw’ekyo, ne maama anjuliraNaye abantu bansobeddeJuliana bantabuddeNe gwe wali omanyi eddaOkukyuuka tekitwala budde
Kasita oyambuka (kibaluma)Buli kalungi kofuna (kibaluma)Batya nyo okubaleka (eh)Y’efitina eyo gyolaba (kibaluma)Kasita owangula (kibaluma)Buli kalungi kofuna (kibaluma)Batya nyo okubaleka (eh)Y’efitina eyo gyolaba
Bwob’obubi, tebakuba bubiNaye bwofuna, bwolaba ababiNebwooba tolina nsobiTekibagaana kukukola kabiAbo abatunula tebaba balabiBaba basunzi aduyi kabissaNakola musango ki gwe tunulaOkujako okwekolelera
Kasita oyambuka (kibaluma)Buli kalungi kofuna (kibaluma)Batya nyo okubaleka (eh)Y’efitina eyo gyolaba (kibaluma)Kasita owangula (kibaluma)Buli kalungi kofuna (kibaluma)Batya nyo okubaleka (eh)Y’efitina eyo gyolaba
Kabogere, y’ate nabagambiki abafuuw’endeleEssanyu lyabwe kulaba nga gwebagifuyila aweddeko essanyuKabogere, y’ate nabagambiki abafuuw’endeleEssanyu lyabwe kulaba nga gwebagifuyila aweddeko essanyuNababuuka nze, tebakyankaabyaNababuuka nze, eh, tebakyanyiizaBanange nali nkoze eyali anyirira!Banange nakaba nakaba nenkoowaAbantu abo baveeko, tobafaako baveeko, oh ohAbantu bankwe nyo (kibaluma)KibalumaKibalumaKibalumaKibaluma
Kasita oyambuka (kibaluma)Buli kalungi kofuna (kibaluma)Batya nyo okubaleka (eh)Y’efitina eyo gyolaba (kibaluma)Kasita owangula (kibaluma)Buli kalungi kofuna (kibaluma)Batya nyo okubaleka (eh)Y’efitina eyo gyolaba (kibaluma)

(Visited 11 times, 1 visits today)

Related articles

Playlists Have This Video

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *

eleven − nine =

<