Best Friend – Spice Diana ft King Saha (2018)

Best Friend – Spice Diana ft King Saha (2018)

Lyrics

Best friend wange I love you more and more Best friend wange I love you, yeah Sabula Best friend wange Oli waddala oli waddala, baby Wafuuka best friend wange oh oh Oli waddala nyo nyo nyo Best friend wange Oli waddala, oli waddala Wafuuka best friend wange oh oh Oli waddala nyo baibe Koona, one two kati ondi mu nsonda N’ekirala onyoola ekyenda Ondi bubi olimba, lwaki tonsaasira? Gwe bw’onzita nze ndope w’ani? Baibe onfudde askari Bw’aba sigwe ngukuumire ani, lwaki tonsaasira? Okulembera darasa number one N’obulungi obatwala number one Okyanga gwa Bufalansa number one N’okunyuma obalina number one oh Best friend wange Oli waddala oli waddala, baby Wafuuka best friend wange oh oh Oli waddala nyo nyo nyo Best friend wange Oli waddala, oli waddala Wafuuka best friend wange oh oh Oli waddala nyo baibe Waliwo lwe wantaasa N’ompa nze ku tuzzi nga nfa ennyonta Kw’olwo wantaasa, hmm eh uh Nze sirikwegaana, ne bw’oba ng’eriiso osigazza limu Sirikwegaana-a, hey oh Nalonda gwe ne mmala Saagala na kulabayo nze mulala Kyana gwe wampamba, n’omala Kyokola mpa byonna, obimala eh Best friend wange Oli waddala oli waddala, baby Wafuuka best friend wange oh oh Oli waddala nyo nyo nyo Best friend wange Oli waddala, oli waddala Wafuuka best friend wange oh oh Oli waddala nyo baibe By’okola bimenya ba campus-a N’abakazi abanyirira bafuuse bitagasa N’abasajja ab’obusentesente batya mayisa Oli full package, eyange togitya budget Ondiisa sausage ssi chapatti Nateredde wamu gwe libiti Natukula nali mu sewage Ye kyi wakiri komawo bambi Okulembera darasa number one N’obulungi obatwala number one Okyanga gwa Bufalansa number one N’okunyuma obalina number one oh Hmm! Mukwano gwe togaana Mme! Njagala nga ssi bya kyama Hmm, bambi togaana Tonnimba tebakutwala Baby tokaaba, bambi nzize tokaaba Twelonda, nga teri akisuubira Njagala onjagale paka bw’onakoowa Njagala nkuwe omukwano togunyooma Eh, amaanyi gampedde Oh mukwano njagala gwe Best friend wange (njagala gwe) Oli waddala oli waddala, baby Wafuuka best friend wange oh oh Oli waddala nyo nyo nyo Best friend wange oh oh Oli waddala, oli waddala Wafuuka best friend wange oh oh Oli waddala nyo baibe Best friend wange Oli waddala oli waddala, baby Wafuuka best friend wange oh oh Oli waddala nyo nyo nyo Best friend wange Oli waddala, oli waddala Wafuuka best friend wange oh oh Oli waddala nyo baibe

(Visited 59 times, 1 visits today)

Related articles

Playlists Have This Video

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *

17 − fifteen =

<