Doctor – Spice Diana (2022)

Doctor – Spice Diana (2022)

Lyrics

Omukwano guluma nga kadalidali Osiita otakula bw’osiisitira, yeah Eyasembayo n’eyasooka bwebityo
Ah bwebityo, tebirimu byakusosoola
Eyafuuna adulira mune mbu mwadiiba
Atafuna yewozako mbu mwapapa, yeah
Laba oyika ogwawo wena okadiye
Mbu lwa mukwano, love erabika yakusaala
Eh!
Nze ndi mumbejja njawuka mu kko
Tebambuza otulo
Bwenjagala njagala ku makya mu tuntu, ko n’ekiro
Ndi wambala super quality, tugende ng’omanyi
Nti wama ebyange bikyuka mu kko

Yadde olina bangi bolaba eyo, siri regular
Yadde abawala bakwefaasa eyo, siri regular
Yadde olina abakulwanira eyo, siri regular
Era bagambe bamanye, nti eriyo atali regular
Yadde olina bangi bolaba eyo, siri regular
Yadde abawala bakwefaasa eyo, siri regular
Yadde olina abakulwanira eyo, siri regular
Era bagambe bamanye, nti eriyo atali regular

Bakuyuuzayuza, bakuukoya
Bakulimbalimba, nga ba-lawyer
Bakufumita, omutima bagumenya
Bagununa, nze doctor
Nzize ogukwata, nguze mu nteko
Nkuwa chocolate, awomere-ra
Nkuwa agondagonda, atalumi-ra
Tuva Canada, ewafe twekuri-ra
Babulira, twawulira
Twagumira, sibino ebyabo

Yadde olina bangi bolaba eyo, siri regular
Yadde abawala bakwefaasa eyo, siri regular
Yadde olina abakulwanira eyo, siri regular
Era bagambe bamanye, nti eriyo atali regular

Eh eh
It is another day for you-ou
My baby you-ou
Nkwagala loving you, you-you, you you-you
Nze ndi wadala wanjawulo oh
Sibali ba-fake fake
Nawe labayo stake (Herbert skill pan the one)

Spice Diana again, siri regular
Niece Henry the writer again, siri regular (sure)
Yadde olina abakulwanira eyo, siri regular
Era bagambe bamanye, nti eriyo atali regular

(Visited 44 times, 1 visits today)

Related articles

Playlists Have This Video

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *

12 + 3 =

<