Nabikoowa – Juliana Kanyomozi (2005)
Lyrics Hey, ooh ndifuna omulalaEh,AhOneEkintu kyolina oba okivulugaBwokimala NekigwaawoOlwo noopapaNewejjusa nti singa nakifaakoBwenzijukira ebiseera ebyoAmaziga neganyungukaWanjoogajooga nyoNange sirikuddiraNze nakwesonyiwa nemmalaNememe yange NeekutaOkukwagala yali nsobiNdayira sirikuddiraNebwolikola otyaWampisa bubi nange nenkukyawaEbyokulumwa omutima olukeddeNabikoowa nange X 2two.Bwennakulaga omukwano ogujuddeWampita ffalaWalowooza ndibyeNobeera bwotyo nga ondibagaSo nga abaneegomba ntokoNdi mutto era mbakuba nyoWansubya nabingi nyo bwendabaWali wafuuka enkomera gyendiAbalungi bangiNdifuna […]