Size Yo – Bobi Wine (2013)

Lyrics

[Intro]

Now dis one
Ah fi di gal dem Bobi Wine with ah backale wine
Sound de big ting dem
Kaboom

[Verse 1]

Mwami gundi yayogera nyo
Wabula ebigambo yee bilabisa nyo
Bamusambidde ewa mama lord nga yefudde kalekkezi
Ya’nyumya buli kyawulidde ko, ya’nyumya na buli
kyatamanyi
Ya’nyumya gundi bwabangibwa, yamanyi negundi
bweyagwanu
Bakugambye bwo mpangisa enyumba nojilwamu ng’effuka yiyo
Mwami gundi onsaana omanye nti bewelijjako atte bobamalaayo
Bakola eyo gwe byoloota ko
Neku mazzi bampoyelako
Nolusi batambulirako
Babulayo nkya kuwandika ko

(Chorus X2)

Kati manya size yo
Eganto yambala size yo
Bwokoka bwogyakyamira, weligye mu size yo

[Verse 2]

Ojerega bano byebakozze nga gwe tonaba nalowooza bikola
Ojerega azimbye mu ghetto nga naye lard lord tamukokona
Lwaki omunaffu enyo
Azalawa eyekolera
Abantu abalemedwa
Ebyo byebiboozi byebassibamu
Oguzze ko kungato empya
Kyoyisa bivulu kugamba nsi
Kilinga bwe wesooma nti nze nalidde ekoko ekyemisana
Ebintu byo tenda kubalala bintu byabulijjo
Olaaba nga ebyafayo
Abalala twayitawo

(Chorus X2)

[Bridge]

Waguan, you don’t know some boy de living inna denial
Dem never Say what dem have
And dem ah have what dem say
Sikaboom
Some of dem bad more dan dem can swallow
And dem wrong route dem follow
Yah hear mi de man

[Verse 3]

Wabula nsasira abamu, ava nekubibye nawalampa bane
Lwaki owolokosa byota manyi gwe kikawenja ojila amakudde
Kati nze abajangala bamanyi
Nabatamatila bamanyi
Ela nze ebijagaza bimanyi
Nebimpalanya bimanyi
Luli nga sina funa party mupale bali tebanfako
Kati tetekanyiza mbalaba, atte tebambako

(Chorus X2)

[Outro]
Size yo X6

(Visited 72 times, 1 visits today)

Related articles

Playlists Have This Video

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *

four × two =

<