Lwobuze – Lyto Boss (2013)

Lyrics

Ahhh ahha Lyto boss
Eh eh Brian jj oh oh
Verse 1.
Bigambo binji.byeboogedde honey bakunemye…
Abo BA mambo mingi teli lwebatuula….. byebakugamba mukwano byebangamba nange
kubafuba bakundese nkusuule Bo Balonde baby wange
Gumila kubigambo byange wenyweeze kunze dear silikuleka boo kaboogele ebyabwe……
Chorus
Lwobuze Wendi mba nga numwa…mukwaanoo..yegwe mukka gwenzisaaaa..
Wotoli kale nze setegeela ela buli kadde yegwe gwenjoya..
Verse 2
Whoo saagala sagala akwata ku mwana ono
mumuleke…nze nyumilwa ekyo kyali.
Bwaba wampisa mbi kabeere
Oba musiwufu mumuleke wadde tatukiridde nze mwagala nga bwaali
Bwanyiiga nenumwa..nenyolwa nemmere nesilya bwaaba tanateleela…
Rep. Chorus
Verse 3.
Kebeere embeera embi
Mukwano guma kuba nange naguma…tokyusaanga
Towuliriza byebagamba..aaaaa.
(Visited 153 times, 1 visits today)

Related articles

Playlists Have This Video

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *

one × one =

<