Kyosaba – Chosen Becky (2020)

Lyrics

Andre on the beat
Yeah, darling mbuulirakoOwulira otya okuva lwe wazze?Olowooza kiki kyeNakuwadde nga tekiweze?Sembera wanoMukwano tebatuwulira
Oyagala ka candle?Kaleete kemba nkoleezaBw’ontunuulira waEwakyamu wemba ntereeza?Songako busonzi ky’oÅ‹ambaNga nkuleetera, yeahAbo baagala biyiiseEbyabwe bya kijaasiBw’omusaba ka keekiAte aleeta kagaati
Naye nzeKy’osaba kye naleetaKy’osaba kye ndeetaOba ka ssupu kowuutaKy’osaba kye ndeetaKy’osaba kye naleetaKy’osaba kye ndeetaOba ka chai nga ndeetaKy’osaba kye ndeeta
Nkwagala ddalaSsi bya kwetoloola ateOkuva wansiOkutuuka ddala ku mutweBwe mba nga neebaseN’oluusi nkulootaKyova olaba wanoBuli ky’oyagala nkireeta
Omukwano bwegutyo gwokkaNze gwe nakugukaAbo baagala biyiiseEbyabwe bya kijaasiBw’omusaba ka keekiAte aleeta kagaati
Naye nzeKy’osaba kye naleetaKy’osaba kye ndeetaOba ka ssupu kowuutaKy’osaba kye ndeetaKy’osaba kye naleetaKy’osaba kye ndeetaOba ka chai nga ndeetaKy’osaba kye ndeeta
Babe, ssi nti omenye tteekaTuula w’otudde ebigereW’olaba w’oteekaÅŠÅ‹enda naawe yonnaKale ate oba sikuleka
Amasaali gaaganoGonna nze nagayigaEra by’olaba binoBya ddala ssi bya kichinaNinayo obubooziTuula awo nkubuulire
Ky’osaba kye naleetaKy’osaba kye ndeetaOba ka ssupu kowuutaKy’osaba kye ndeetaKy’osaba kye naleetaKy’osaba kye ndeetaOba ka chai nga ndeetaKy’osaba kye ndeeta
(Visited 79 times, 1 visits today)

Related articles

Playlists Have This Video

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *

four + 18 =

<