Kapyaata Lyrics – Hanson Baliruno Ft. Chosen Becky (2021)

Lyrics

Sabula
Prince
Hanson
You know
Baur
Babe, babe Chosen Becky

Becky
Sweet baby leero
Nzize nkubuuzeeko
Nkubuuzeeko, olw’ejjo wambuzeeko
Mbaddeko ku WhatsApp
Ng’era nkunoonyaako, babe
Hmmm obudde bwakakya eno
Buli lwe neekyusa
Mbeera gwe gwe ndowooza
Nga mbala ssaawa
Curfew tekukwata
Ninda lw’otuuka
Nkusiikire otunyeebwa
Nebweba nnyonta
Otuzzi twakunywebwa
Tozikiza ttaala gikuumire awo
Awo, oh mukwano tobikyusa
Tosembeza sukaali kumpi n’ebiyenje
Abo baagala bo kukubba bakukyali

Both
Eno kapyata gwe tuula onywere
Onywere
Tuula wano nkutwale
Baby kapyata gwe tuula onywere
Onywere
Tuula wano nkutwale

Hanson
Eno nange neesunga
Ka time nkalinda
Ntunula ku ssaawa ndaba tetuuka
Omusango gwansinga
Singa mmanyi okubuuka
Singa nali nnyange singa natuuse eyo
Mpimaapima ndaba kubulako eddakiika
Nabaddeki nabaddeki ye nga situuka?
Nfuna funa omubaka gwe ntuma tatuuka eyo
Bibeera byangu naye bikyuka yeah yeah

Both
Eno kapyata gwe tuula onywere
Onywere
Tuula wano nkutwale
Baby kapyata gwe tuula onywere
Onywere
Tuula wano nkutwale

Tozikiza ttaala gikuumire awo
Awo, oh mukwano tobikyusa
Nfuna funa omubaka gwe ntuma tatuuka eyo
Bibeera byangu naye bikyuka yeah yeah

Eno kapyata gwe tuula onywere
Onywere
Tuula wano nkutwale
Baby kapyata gwe tuula onywere
Onywere
Tuula wano nkutwale

(Visited 31 times, 1 visits today)

Related articles

Playlists Have This Video

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *

five × 5 =

<