Lyrics Kati komawo eka Kitaawo akulindiridde Ŋamba komawo eno Mukama akulindiridde Tewazaalibwa otyo Wapaala otyo bwotyo Tewali muyaaye Eno ensi yakulimbalimba Yatuma n’omwana Kale era wagaanira ddala Ebibi byo ebingi Mukama abyerabidde, komawo Gwe laba ba maama Gye babeera mu kuzaala Buuza maama wo eka Bwe yali akuzaala Abasawo mu ddwaliro Baamukulisa omwana Nti kulika […]
About Album: Katonda Y’abadde Mw’eno Ensonga Released: 2022 Artist: Wilson Bugembe Paddy Man, sabula endongo Kayimba ka leero nnyimbira banaku Mwana wa munaku semberako kumpi Kayimba ka leero nnyimbira ba eh? Ba celeb ba kuno abasinga baali banaku Abanene ba kuno abasinga baali banaku eh! Baava ku bugaali ne bavuga Beamer Ng’oggyeko Navio abalala twali banaku Olaba ne […]