Bayuda – Dr. Jose Chameleone (2008)
Lyrics Bayuda tuyita nabo, ……..NaboAbalala tuseka nabo, ……… NaboOlwu0027ekisa tugabana nabo, …Nabo Tubamanyi butabagamba. Kiruma nga gwu0027oyita mukwano gwo ennaku yo agifudde essanyu, obadde omwesiga, abadde akweyuna, bambi buli lwu0027abadde mu nnaku.Kati lupiiya amusingidde omukwano,mubadde bataayi naye kati kacwano,ekinneewuunyisa, bannaffe abatusuuta, tebandibadde abo ate ne batutunda.Toggwamu ssuubi be yalyanga nabo ku mmeeza baamutunda abiri gokka […]