Mateeka – Dr. Jose Chameleone (2018)

Lyrics

Lord have mercy
Oh oh oh
Lord have mercy
Yeah yeah yeah

Ggyawo obutalabaani
Gw’atazina mu butuufu gw’ani?
Tewebuuza yeggwe ani?
Abaddewo mwaka ku mwaka
Bala bala giri gye wayitamu notafa
Emisanvu n’ogiyitamu era n’osala
Abakulemesa ne balemwa ne basalwa
Oh wo wo
Ne basalwa
Kyenva neziniramu ne netala
Embeera y’obulamu bwetyo bw’eba
Kyenva neziniramu ne Poliisi tenzigya wano kuba

Kiri mu mateeka
Okusituka n’ozina
Omuziki bwe gukuba
Muzikube ne mu bukiika
Okumanya gwo gukyunya
Gukuggyayo ne mu kamooli
Gano gano mateeka
Okusituka n’ozina
Omuziki bwe gukuba
Ne bwewekweeka
Okumanya gwo gukyunya
Gukuggyayo ne mu kamooli

Kati manya
Omukwano gwatutonderwa
Mukama Katonda bwe yasalawo
Adam abeere ne Kaawa
Manya
Nti obulamu kya bbeeyi
Tobuzannyisa tobugalabanja gwe
Kati manya
Omukwano gwatutonderwa
Mukama Katonda bwe yasalawo
Adam abeere ne Kaawa
Manya
Nti obulamu kya bbeeyi
Tobuzannyisa tobugalabanja
Baby just hold me hold me hold me
Dame just squeeze me squeeze me squeeze me
I want you to hold me hold me hold me
Baby don’t stop
Aargh

Ggyawo obutalabaani
Gw’atazina mu butuufu gw’ani?
Tewebuuza yeggwe ani?
Abaddewo mwaka ku mwaka
Bala bala giri gye wayitamu notafa
Emisanvu n’ogiyitamu era n’osala
Abakulemesa ne balemwa ne basalwa
Oh wo wo
Ne basalwa
Kyenva neziniramu ne netala
Embeera y’obulamu bwetyo bw’eba
Whiskey namuleka
Buli lwe namunywa nga ntagala
Naye abamu munnange ddagala lya kucakala

Ggyawo obutalabaani
Ndi munene toleeta minzaani
Labayo
Ggyawo obutalabaani
Producer Ronnie Renix a Production
Hmmm omanyi omutalabaani
Don’t ask me
What I wanna gain
Hmmm okusituka n’ozina
Omuziki bwe gukuba
Okumanya gwo gukyunya
Gukuggyayo ne mu kamooli

(Visited 1 times, 1 visits today)

Related articles

Playlists Have This Video

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *

12 − 8 =

<