Omwoyo – Wilson Bugembe (2020)

About
Album: Omwoyo We
Released: 2020
Artist: Wilson Bugembe
Lyrics
Omwoyo(Omwoyo)Omwoyo, wuyo ayita mu kibinaN’omukono gwe oguwonya (yesu!)Akute n’ekitala mu ngalo (uh!)Buli mulabewe amukankana (amukankana)Wanika emikono waguluOmusabe akusumulule (akusumulule)Batimayo teyasirikaBweyawulira nti wuyo ayita
Omwoyo!Omwoyo we (omwoyo)Ali wano kati (muwulira)Muwulira (muwulira!)Ali wano leero (omwoyo omwoyo omwoyo omwoyo)Omwoyo we (omwoyo)Ali wano kati (ali wano, kati)Muwulira (muwulira!)Ali wano leero (eh)
Batimayo teyasirika (teyasirika)Bweyawulira nti Yesu ayitaGasajja gamugamba asirike (eh)Tebatimayo, teyasirikaNti Yesu Katonda wange (Katonda wange!)Mwana wa Daudi onsaasireYesu akoola ebyewunyo (you’re by far)Nva wano nga nange ndabba (nsaasira nsaasira)
Omwoyo!Omwoyo we (omwoyo)Ali, wano, kati (muwulira)Muwulira (muwulira!)Ali, wano, leero (nze muwulira, nzemuwulira wano!)(Hey yeah eh eh)Muwulira, nze!Ooh
OmwoyoOmwoyo, wuyo ayita mu kibina (hmm)Gwe omulwadde kwata ewakuluma ah (kwata!)Tuwanike emikono waguluOmwoyo, omutukuvu (waali)Ani awulira empewo mu kibina? (Empewo)Omuliro ate abamu enkuba (eeh)Mpulira enkuba, abalwadde muwonaWeleza enkuba etunazenazze ffena
Omwoyo!Omwoyo we (abalwadde muwonye)Ali, wano, kati (ali wano)Muwulira (muwulira muwulira!)Ali, wano, leero (muwulira wano, hey eh-eh)(Wanika emikono)Omwoyo we (waali)Ali, wano, kati (Mpulira enkuba, bakunazze)Muwulira (bakunazze, nsaba otunazze)Ali, wano, leero (wano, leero!)Omwoyo
(Visited 32 times, 1 visits today)

Related articles

Playlists Have This Video

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *

1 × 5 =

<