Olindaba – Irene Ntale (2014)

Lyrics

Sewa sewa, ka nkakuwe kubujjiSewa sewa, balette kachaiSewa sewa, ka nkakuwe kachaiBalette kajuyissi
Waliwo, omwana gwe nsuula ndogotana!Nze nga ssebakaUh nalarira ah!Waliwo, olusi bwemulaba nabulaNe ngugumuka, ne nsisimukaNe mambya, olusi egenda nesalaNgandyawo ekyokola nekibula (eh yeah)Olunaku luzibba nelugwakoNga ndyawo mumissingaLwesimulabye mba nga omulogeZibula atudde, kamunonye ko
Ninda olindaba (uh ah)Lwendikulaba (uh ah)BalitulabaNga tuli kumbagaNinda olindaba (uh ah)Lwendikulaba (uh ah)BalitulabaNga tuli kumbaga
Amasanyalazigo baby nze gankubyekubyeMbulira kati onolya kaki?Ninawo empogolo, ninawo amanyigeNinawo, ninawo, ninawoNinawo ekikooko, ninawo ekinyamaMenu njagala njikuweNinawo nakati, ninawo ebuggaNinawo, ninawo, ninawoNinawo emputa, ninawo ekegyeBaby onolya kaki?Sewa sewa, ka nkakuwe kubujji (wangi!)Balette kachaiSewa sewa, nkakuwe kachaiBalette kajuyissi
Ninda olindaba (uh ah)Lwendikulaba (uh ah)BalitulabaNga tuli kumbagaNinda olindaba (uh ah)Lwendikulaba (uh ah)BalitulabaNga tuli kumbaga
Olwaleero, ebyokulya ninna bingiLwaleero baby, koba kyoyendaLwaleero, ndimumuddu ya ku lavingaOlwaleero baby, byoona nabikuwaNtwala gyoyagala (uh ah)Byoona nabikuwa (uh ah)Ntwala gyoyagalaKyoyagala nze nakikuwa
Ninda olindaba (uh ah)Lwendikulaba (uh ah)BalitulabaNga tuli kumbagaNinda olindaba (uh ah)Lwendikulaba (uh ah)BalitulabaNga tuli kumbaga
Ninda olindaba (uh ah)Lwendikulaba (uh ah)BalitulabaNga tuli kumbagaNinda olindaba (uh ah)Lwendikulaba (uh ah)BalitulabaNga tuli kumbaga
Sewa sewa, ka nkakuwe kubujjiSewa sewa, balette kachaiSewa sewa, ka nkakuwe kachaiBalette kajuyissi
(Visited 76 times, 1 visits today)

Related articles

Playlists Have This Video

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *

three + 9 =

<