Ekyama – Rema Namakula (2020) Herman Nnyanzi 2225 Videos 0% 13 Views 0 Likes October 11, 2022 MusicAfro beat MusicVideo playlists By Herman Nnyanzi 0 Comments Screenshots Lyrics EkyamaTwasizza ekyama Nakufuna ng’alonze akavangataBintu bya mutima nze saamanya, eh!Nagezaako dda byalemaNga njagala mmanye(Tebyagala), kubyanikaOmukwano kawoowoMaama k’okole otya!Ne bw’osiba evvumbeBivaayo ne byeyasaNze nafumba luvuutu (saamanya)Ebijja mu maaso (saamanya)Nti aliba ani okulujjula?Laba wuuno eno Ebyali eby’ekyamaEkyama, twasizza ekyamaTwasizza ekyamaEkyama, twasizza ekyamaBiri bye twakeekaEkyama, twasizza ekyamaBy’ebifuuse ensongaEkyama, twasizza ekyamaEbyali eby’ekyama aahEkyama, twasizza ekyamaTwasizza ekyamaEkyama, twasizza ekyama Omukwano mujoozi k’okole otya togwewalaGwankwasa lumu ng’enjoka bwe zeeyisaNz’eyali yeemanyi mu laavu ssigonzebwa, haMpolampola omutima nga gubbibwaBwe nakuuma ebyamaNe bifuuka ebyamaLaavu ojoogaLaba bw’onkuba engwala (ayi)Baŋamba kawoowoMukwano k’okole otya!Nga nsibye evvumbeGuvuddeyo ne byeyasa Ebyali eby’ekyamaEkyama, twasizza ekyamaTwasizza ekyamaEkyama, twasizza ekyamaBiri bye twakeekaEkyama, twasizza ekyamaBy’ebifuuse ensongaEkyama, twasizza ekyamaEbyali eby’ekyama aahEkyama, twasizza ekyamaTwasizza ekyamaEkyama, twasizza ekyama Omukwano gwaffeY’empagi yaffeKwe twesibye, kwe twekuumiddeOlwazi olumpaniridde ehSsi masaali nti neeyisaEkyejo y’akinkolaKe kaseera nze neeyise, ehMukuuma nga vviivi (meeme)Ampunyira nga dollar (dollar)Nakigambye ne maamaNze n’ankuba akaamaYaŋambye kawoowoLaavu k’okole otya!Ne bw’osiba evvumbeBivaayo ne byeyasa Ebyali eby’ekyamaEkyama, twasizza ekyamaTwasizza ekyamaEkyama, twasizza ekyamaBiri bye twakeekaEkyama, twasizza ekyamaBy’ebifuuse ensongaEkyama, twasizza ekyamaEbyali eby’ekyama aahEkyama, twasizza ekyamaTwasizza ekyamaEkyama, twasizza ekyamaEkyama, twasizza ekyamaEkyama, twasizza ekyama ALSO SEE; Banyabo – Rema Namakula (2017) (Visited 13 times, 1 visits today) Show more Rema NamakulaRema Namakula 2022Rema Namakula ageRema Namakula albumsRema Namakula biographyRema Namakula boyfriendsRema Namakula careerRema Namakula instagramRema Namakula lifestyleRema Namakula liveRema Namakula net worthRema Namakula new albumRema Namakula performanceRema Namakula showsRema Namakula SongsRema Namakula videosRema Namakula youtubeWatch Rema Namakula songs PREV Whistle – Rema Namakula Ft. Ykee Benda (2018) Herman Nnyanzi October 11, 2022 NEXT Mchuzi Mchuzi – Rema Namakula (2014) Herman Nnyanzi October 11, 2022 Related articles Nalongo – David Lutalo (2023) Edward K Ssenoga March 23, 2023 0 HOLY – David Lutalo Ft Juma Mulokole (2023) Edward K Ssenoga March 23, 2023 0 Bagga Friend – Vampino (2021) Edward K Ssenoga March 23, 2023 0 Kimuli – Vampino Ft. Jose Chameleone (2018) Edward K Ssenoga March 23, 2023 0 Vibes – Vampino X Kemishan (2019) Edward K Ssenoga March 23, 2023 0 Hey Mama – Vampino (2020) Edward K Ssenoga March 23, 2023 0 NEW JU – VAMPINO x FEB 11(2020) Edward K Ssenoga March 22, 2023 0 XTRA BANGO – VAMPINO (2019) Edward K Ssenoga March 22, 2023 0 TOMBOWA – Vampino (2018) Edward K Ssenoga March 22, 2023 Playlists Have This Video Rema Namakula Video Playlist Herman Nnyanzi July 29, 2022 LEAVE YOUR COMMENT Cancel replyYour email address will not be published. Required fields are marked * Save my name, email, and website in this browser for the next time I comment.