Anjagala – Lyto Boss (2015)

Lyrics

Oh ruru-ru tu, la-la laLa la la
Birungo ki bye bassa m’mukwano?Guno ogutusuza nga tutunulaNegukulinya ne kubwongo, ng’omusujjaLaba bwegukulesaawo abazaddeMaama ne taata boyagala ennyoNogenda n’oyo, gwewalaba oluvannyumaOyo eyakulira mu maka amalalaNaawe ne bakuzaala ewalalaLaba bwemusisinkana, ne mutta ekyama (hey)Laba bwemugabana emitimaEra ne mufuuka muntu omu (oh oh!)Ebya love, nga byewunyisaNze lwa kwogera nga agereesaNafunye nange omulungi, ih ihNe musuubiza, okumukuba empetaAntijisizza m’mikwanoN’aboluganda abagambye, nti teri mulala, taliiyoNz’amusula mu birowoozo
Bambi anjagala talimbaAnkakasizza mubyakolaOmutima neguba muteefu, obutayuugaNina kuseesa m’mukwanoKwongera ate ku muwembejjaOkufuna abalinga ono, kyo sikyangu
Obwesigwa kyamuwendo, kyetulina enyo okukuumaGwe bw’oba omusinganye, yooyo zaabu gwebatendaGwoyagala, bwomuwa eddembeKimugumya nti oba omwesigaN’omukwano gwak’kuumira, temuba mpulunguseSijja kufuuka askari, nti nkuuma baby wangeOyo katonda eyamumpa, ajja kumunkumira (oh-oh oh)
Bambi anjagala talimbaAnkakasizza mubyakolaOmutima neguba muteefu, obutayuugaNina kuseesa m’mukwanoKwongera ate ku muwembejjaOkufuna abalinga ono, kyo sikyangu
New Article EntertainmentJosh wonderI wanna fly with you, far awayI wanna be with you, babyFor the rest of my lifeI wanna fly with you, far awayI wanna be with you, babyFor the rest of my life
Bambi anjagala talimba (ono talimba)Ankakasizza mubyakola (oh oh)Omutima neguba muteefu, obutayuuga (guno teguyuga, teguyuga)Nina kuseesa m’mukwano (ka nsese)Kwongera ate ku muwembejjaOkufuna abalinga ono, kyo sikyangu (ono mwagala nga bwaali)
Bambi anjagala talimba (ooh)Ankakasizza mubyakola (mubyakola, byakola)Omutima neguba muteefu, obutayuuga (guno ogwange teguyuga)Nina kuseesa m’mukwano (ooh)Kwongera ate ku muwembejja (oh baby, ih)Okufuna abalinga ono, kyo sikyangu
(Visited 50 times, 1 visits today)

Related articles

Playlists Have This Video

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *

9 + 1 =

<