Kyarenga – Bobi Wine (2018)

Lyrics

EyalamaEyalama noi noi
Amaaso go buli bwengalaba nze I see sunshineNe ndowooza bwekibeera baby nga you’re mineKuva luli lwe nakusanga nga tuli mu danceNe nkusaba tuzineko nawe omunyigo squeezeLwakuba kye ngamba, olabika nga atankyengaBaby manya buli kyoyenda, ne nkikuwa kabu no nendaBut! One day you say it is Onzipanya, another day you say it is Mupe!One day you say you are Oduparaka, another day you say you are MayugeAnya baby ngo ijire ng’onkyunyaOlinganga ataidi ndi mubedde
Naye nga KyarengaEkyaana kyarenga maamaSinga nali nina wo akawogoNandi badde nange ndya amasavuNkugambye kyarengaFatumah kyarenga baasiSinga nali nina wo akawogoNandi badde nange ndya amasavu
Kye nsaba tolobera ku bano abalala, kuba nange wendiNze tili muntu wakwemulisa ino, naye nga work waaliOlabika onzalawa bwondaba obutono, naye mwatu mwendiBano abanigga obalaba bapiika obunyama, naye work wa mbwaN’olumu bakwanisa ssenteN’amala nakufuga ng’enteObulungi bwo obwo busaana nzeLaba omwana anyilira nfa nze!Ono bwaseka mpulira mpulira obutitiAte bwayogera mpulira nyumirwaAmaaso ge gakuba emyanso, era bw’ondabira nkutuse
Naye nga KyarengaEkyaana kyarenga maamaSinga nali nina wo akawogoNandi badde nange ndya amasavuBagyenzi kyarengaFatumah kyarenga baasiSinga nali nina wo akawogoNandi badde nange ndya amasavuOjjo de
Ne bwolaba ndokopya ng’eyamira ka CD, manyi ga mukwanoNe bw’oleeta zi grader zi caterpillar, wano tonzigyawoNe bw’olareta ebi loole bya tear gas, ninzya kufa n’oguOgu n’omwana omutufu nze kwensibidde abalala bayayeNze ndayira mu gagabobo k’onjagadde, abalala mbabuuseGwekirumye, ka yetuge!Naye, ono mutute wange
Naye nga KyarengaEkyaana kyarenga maamaSinga nali nina wo akawogoNandi badde nange ndya amasavuNkugambye kyarengaFatumah kyarenga baasiSinga nali nina wo akawogoNandi badde nange ndya amasavu
Dan Magic weKino ki layinabiAyiyu!
(Visited 33 times, 1 visits today)

Related articles

Playlists Have This Video

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *

16 + 6 =

<