Kiwani – Bobi Wine (2007)

About

Released: 2007
Artist: Bobi Wine
Album: Hosanah

Lyrics

Paddyman aahNumber one aahTonny houls aahKaba kawaani
So me no lie to the world seenMake de people know the truth seenA way we survive ina de ghetto manEeh
Lwali lumu nentesa nomukyala nsibe ekiwaaniNalina plan nze nfe ye akube emirangaKubanga nsonga ya yala akajja City yakuyiyaAmabuggo olwawera nenjasimula nsibe ekiwaaniKiwaani kyanywera nebaweta netubala ekisimbiKubanga Kampala kuyiiya bwoloba boss oba obusuddeMu ghetto neri mubaloodi muliweda kuyiya
Nze wano mu Kampala byansobera dda (Buli omu asiba kiwaani)Eeh nze mu City byantabula dda (Buli omu asiba kiwaani)Eeh ne mu Ghetto byansobera dda (Buli omu asiba kiwaani)Mukyalo ne City byantabula dda (Buli omu asiba kiwaani)Kiwaani kiwaani (Buli omu asiba kiwaani)Kiwaani kiwaani (Buli omu asiba kiwaani)
Enaku wayita mbale ekisimbi nga kiwedewoNamugamba leero kisibe offe ogwange gwakuba milangaTeyagana yasiba ekiwaani ku last kyaleta JohnKu ssaawa eyokwasimula maama wa’baana nga tadamuZukuka zukuka maama wa’baana nga tadamuYasimula kisumulule maama wa’baana nga tanyegaNabagmba omukyala tanaffa ko tubadde tusiba kiwaaniBanjimba nga bampita zolo maama wa’baana bamuzikaNdabula mwe abasiba ekiwaani kyatabbu
Nze wano mu Kampala byansobera dda (Buli omu asiba kiwaani)Eh nze mu City byantabula dda (Buli omu asiba kiwaani)Eeh ne mu Ghetto byansobera dda (Buli omu asiba kiwaani)Mukyalo ne City byantabula dda (Buli omu asiba kiwaani)Kiwaani kiwaani (Buli omu asiba kiwaani)Kiwaani kiwaani (Buli omu asiba kiwaani)
Owa Police agenda nakulya (kiwaani)Muba muweta ensonda nakuta (kiwaani)Bwobanga omutemedeyo akaasa oba akaasa obudo (kiwaani)Nagenda emulago ndabe abava ekasawo bwebalaba omusawo (kiwaani)Nomukazzi abulwa ekyokulya nafuna ezigula lipstick (kiwaani)Ku Wilson osanga banyumye (kiwaani)Naye nga basiba kiwaani (kiwaani)
Bamuzungu yasudde Gold babera basiba kiwaani (kiwaani)Bwombuza ekigambo Bada nkudamu nti kyali kiwa.(kiwaani)Natuuka nokusiba akajja nekabalema kubanga kiwa.(kiwaani)Abakazzi obala 100 nga 99 enviri sizabye
Wano mu Kampala byansobera dda (Buli omu asiba kiwaani)Eh nze mu City byantabula dda (Buli omu asiba kiwaani)Eeh ne mu Ghetto byansobera dda (Buli omu asiba kiwaani)Mukyalo ne City byantabula dda (Buli omu asiba kiwaani)Kiwaani kiwaani (Buli omu asiba kiwaani)Kiwaani kiwaani (Buli omu asiba kiwaani)
Mu Kampala byansobera dda (Buli omu asiba kiwaani)Eeh nze mu City byantabula dda (Buli omu asiba kiwaani)Eeh ne mu Ghetto byansobera dda(Buli omu asiba kiwaani)Mukyalo ne City byantabula dda(Buli omu asiba kiwaani)Kiwaani kiwaani(Buli omu asiba kiwaani)Kiwaani kiwaani(Buli omu asiba kiwaani)
(Visited 11 times, 1 visits today)

Related articles

Playlists Have This Video

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *

thirteen − nine =

<