Adam Ne Kawa – Bobi Wine (2006)

About

Released: 2006
Artist: Bobi Wine

Lyrics

So it was written
So it must be doneWoman if you nuh believe in men superiorityThen you nuh believe in God man you know?Member, man fi kingAnd woman fi queenBobi Wine againDon’t get too scaredTony Houls and Washington run thingsCome in Nubian!
Ebintu ebimu mu nsi muno biri bwebityoKubanga by’alina okuba bityo(Lord have mercy)Mukama y’amanyiKubanga ye yagerekaBuli kimu okubeera bwe kityo (a boss)Ng’omusajja ye mwamiN’omukazi ye mukyalaBuli omu n’amuwa omulimu gwe (hehehe)Omwami afugeN’omukyala agondereAmaka gasobole okubeerawo (yeah man)
Ekitiibwa ky’omukyala kwe kubeera ne bbaaweGw’ayagala era gw’agondera(Preach to them Nubian preach)Amaka olwo gagumeN’obufumbo bunyumeNe Katonda kimuwa okusanyuka(That’s what I mean)
Ebyo byava ku bajajjaffe Adam ne KaawaKuba mu Adam mwe mwava KaawaMember that all mi women you know}Kati nno bwekiriKubanga bwe kyaliEra bwe kiriba bwe kityo
So me I tell demKiri mu butonde era nga kimanyiddwaNti omusajja mu maka y’abeera foundationOmukazi bw’aba ng’agondera bbaNg’amuwulira that is a good combinationNe bw’obeera wasoma okwenkana otyaMu kutebenkeza amaka toleeta educationEducation eyamba bweru w’amakaNaye mu maka ereeta confusion
Ne bw’oba ne ssente ezijjuza tipperWadde bbaawo talina era ye attractionNe bw’obeera ng’ofuuse lawyer oba doctorWoman you know you need a likkle submission
Ne bw’oba n’ebitiibwaEbitiibwa n’ebitiibwaNg’omwami tolina tebikola(Lord have mercy)Osaanidde omanyeKye bayita ekitiibwaOkifuna kw’oyo gwe wafumbirwa(Lord have mercy)Ne bw’oba ng’omusajja yeggwe wa muwasaWadde n’ennyumba gwe agisasula(Serious that man)Olw’okuba nga ye mwamiAte nga gwe mukyalaErinnya lye era lye likola(Cue cue cue that man cue)
Omukyala ne bw’oba ng’olina ebyenkana bityaEra osaanako support oba defence(A Rasta bad praising Arsenal)Omwami ye support ate era ye defenceMukama ye yakikola kityo (yeah man)
Ekyo kyava ku bajajjaffe Adam ne KaawaKuba mu Adam mwe mwava KaawaKati nno bwekiriKubanga bwe kyaliEra bwe kiriba bwe kityo
Baayi baayi baayi…All getta know say God had a planTo put a difference between man and womanThat’s why He make a man made up the earthAnd make woman everyday children ohCheck inna Bible, man is made
Inna di image of GodAnd woman in a man’s imageThat’s why me have fi make the world dem knowSay if a woman meets a manDem ah fi give respect remember
Woman beautiful man is a warriorWoman powerful man superiorWoman expert man is a seniorWoman talented man is a geniusWoman precious but man is gloriousWoman fight still man victoriousWoman there but man was thereThat’s why woman is queen and man is a king
Ebintu ebimu mu nsi muno biri bwebityoKubanga by’alina okuba bityo (yes man)Mukama y’amanyiKubanga ye yagerekaBuli kimu okubeera bwe kityoOmusajja ye mwami n’omukazi ye mukyalaBuli omu n’amuwa omulimu gweOmwami afuge n’omukyala agondereAmaka gasobole okubeerawo(Preach to them wise, preach)
Ekitiibwa ky’omukyala kwe kubeera ne bbaaweGw’ayagala era gw’agondera(Sing Nubian, sing)Amaka olwo gagumeN’obufumbo bunyumeNe Katonda kimuwa okusanyuka(That’s what I am)
Ebyo byava ku bajajjaffe Adam ne KaawaKuba mu Adam mwe mwava Kaawa(We must be human you know)Kati nno bwekiriKubanga bwe kyaliEra bwe kiriba bwe kityo
Yeah manMember all these you knowThat everything have a reason you knowSay man fi be man or woman fi be manYour father can’t be a full man you knowWoman fear men
Man fear none (laughs)Oh na na (yes man)Bwekityo (That is what I mean)Eh yeah (Lord have mercy)Oh yeah {(re)member}Bwekityo
Allow me again sayKiri mu butonde era nga kimanyiddwaNti omusajja mu maka y’abeera foundationOmukazi bw’aba ng’agondera bbaNg’amuwulira that is a good combinationNe bw’obeera wasoma okwenkana otya
Mu kutebenkeza amaka toleeta educationEducation eyamba bweru w’amakaNaye mu maka ereeta confusionNe bw’oba ne ssente ezijjuza tipperWadde bbaawo talina era ye attractionNe bw’obeera ng’ofuuse lawyer oba doctorWoman you know you need a likkle submission
Ekyo kyava ku ba jajja baffe Adam ne KaawaKuba mu Adam mwe mwava Kaawa(Make them know Nubian you know)Kati nno bwekiri(Is what I mean you know)Kubanga bwe kyaliMember}Era bwe kiriba bwe kityo(Yeah man!!!)
(Visited 1 times, 1 visits today)

Related articles

Playlists Have This Video

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *

four × one =

<