Oli Wange – Rema Namakula (2013)
Lyrics Nakooye okumira amalusu nangeNakooye okutunuulira abo abalina abaabweNebasolobeza nga nze bwensaalirwaNasobose omugga gw’abaalemwaNengobera kulukalu lwaabo abawanguziKati nange bwentuula mu bantu mpulira njaamu Byona byona byebabadde bansuubizaEnsi n’eggulu olwo nendobaMbifunidde mu kino etitereke ky’omukwaano Oli wange (Ne bwebananvuma)Oli wange (Ne bwebanankub’emiggo ne bangobera wabweeru)Ngenda naaweOli wange (Ne bwebananvuma)Oli wange (Ne bwebanankub’emiggo ne bangobera wabweeru)Ngenda naawe […]


