Birowoozo – Iryn Namubiru (2011)

Lyrics

[Verse 1]Mwami, mwami mwami… mwami…Mbadde ndi awo nelarikiriraNga manyi ebyange biselengereraNendowooza nti oba ndinaOkukyusa kubyokulyaNendya buli kimu nga waKo nze bino no byagala ddagalaOmubiri gwange gwonaNga kukoze gunzigwakoNenumb’e Mulago mu b’omusaayi bwoba gw’olowooza kyiOmusawo nangamba ndin’ekiwunduEkiwundu ekitetagisa okutungaNangamba kili ku mutimaAte nga kiva ku bwongoko ye bambi oyinza nokufaKukyendabye naye no ChorusEbyo birowoozo, birowoozo eby’oyo ayagenda nataddaBirowoozo, bindi bubi ela simanyi ob’aliddaBirowoozo, birowoozo by’ono eyagenda nataddaBirowoozo, bindi bubi ela simanyi oba alidda [Verse 2]Omutima gunduma nentuula nendowooza nti oba gwe mulwaddeBwempita mu kubo abamu basembelayo anti ndi ng’omuzooleNaye wagenda waOba wagenda wa mwami wange… mwami wangeOkukomba kungulu, silikiddamu, kyenakolaKubanga binuma binuma binuma binuma, bindi bubi Chorus [Verse 3]Mwami mwami mwamiMwami mwami mwamiMwami mwami tonumy’obwongoMwami wange tonumy’obwongoMwami mwami mwami Mwami mwami mwami Kati sagala munyiize, sagala mukabye, sagala muswazeSagala munyiize, bwoba ng’omusanze, mugambe nagonzeKubanga gunuma omutima gunumaOmutwe gunuma n’egyendya tewoomaMugambe mulinze, ewange mulinze Chorus x2
(Visited 58 times, 1 visits today)

Related articles

Playlists Have This Video

LEAVE YOUR COMMENT

Your email address will not be published. Required fields are marked *

two + six =

<